Quantcast
Channel: WATCHMAN AFRICA
Viewing all articles
Browse latest Browse all 1800

Islam + African Voodoo = Voodoo= Satanism: Uganda’s satanic priestess Maama Fina’s (Sylivia Namutebi) abandons muslim husband and gets Married to a second Muslim husband

$
0
0


Maama Fina in a satanic spirits invocation pipe smoking ritual 

MUST READ:

Leader of Uganda’s Satanic priests and priestess Maama Fina’s (Sylivia Namutebi) Insists she will make pilgrimage to Mecca despite threats from Muslim leaders



Maama Fina , a staunch catholic, praying at Bulyanti  catholic church where she donated 1 million Uganda shillings .He life style is typical of African Christians who worship the 'God'  on Sunday and the devil on Monday

Spiritual Naivety : Pastor Wilson Bugembe shares Pulpit with Uganda’s notorious witchdoctor Maama Fiina : Even if you own demons and you are revered like Maama Fiina and can walk in space, the almighty is one, preached the witch on Pastor Bugembe’s Pulpit: The witch also donated two million Uganda shillings to Church Project .

http://i2.wp.com/matookerepublic.com/wp-content/uploads/2015/01/mama-fiina.jpg
Witch Maama Fiina donates 2 million shillings at Pastor Bugembe's church

When the devil blesses its servants with material prosperity : Maama Fina (real name Sylvia Namutebi) the Ugandan Millionaire “witchdoctor” and media darling: Maama Fina’s life boguses the gospel of some prosperity pastors who tell Christians that worshiping satan is synonymous with poverty.


Uganda’s Satanic priestess Maama Fiina allegedly in hiding after her nude pictures leak to the press



 New Eagles production CEO and soft spoken singer Geofrey Lutaaya held his Olweza concert at Muganzi Lwaza Plaza where several notables were in attendance. Among those in attendance were Pastor Bugembe of Light World Church, Nansana, Pastor Yiga commonly known as Abizaayo and Sylivia Namutebi aka Maama Fiina. When Pastor Bugembe got on stage to perform, he summoned Maama Fiina on stage and they sang together his Biribabitya(how will things be at the doors of heaven)song. In return, Mama Fiina was splashing 50K notes on Bugembe as they shook hands and hugged.

Where was the devil she worships when the pics were take!!!Maama Fiina’s husband sues Red Pepper over nude photos





Maama Fiina bamuwadde amahale n’ateeka bba ku bunkenke
Kampala | Nov 06, 2015

Maama Fiinang’amema neMaj. Kiggundu.Bya JOSEPH MUTEBI



Yatuuse e Kibuli nga ye Slyvia Namutebi amanyiddwa nga Maama Fiina, kyokka w’aviiriddeyo ng’afuuse Sofia Namutebi oluvannyuma lw’okutoola Shahadu n’akkiriza nti Nabbi Muhammad mubaka wa Katonda. 
Okutuuka e Kibuli Maama Fiina yazze ne banne nga 10, ng’anekedde mu sharia emmyufu eriko amayinja ag’ebbeeyi agatemagana gye yaguze e Dubai. 
Maj. Kiggundu (ku ddyo) n’omuko Kizito. Wakati ye Sheikh Kibaate.
Yabadde aboobedde nga mukkakkamu era emikolo bwe gyeyongedde mu maaso nga batuuse okussa emikono ku satifikeeti y’obufumbo, yalaze obumalirivu nga kirabikaategedde obukulu bw’ensonga eno. 
Ku Mizikiti e Kibuli yasanzeeyo bba Maj. Kiggundu n’abamu ku baamuwerekeddeko ne bayingira Omuzikiti ku ssaawa nga 5:30 ez’e misana. Akola nga Supreme Mufuti, Shiekh Mahamood Kibaate ye yabawooye wabula yasoose kutooza Maama Fiina Shahaduokukakasa nti ddala asiramuse. 
“Sofia ggwe n’omwami wo ogambye nti mwamala dda okuwoowebwa era watoola dda ne Shahadu wabula nange ng’agenda okubakakasa mu Busiraamu njagala mpulireku bigambo byo oba okkirizza okuyingira Obusiraamu nga tewali akukase”, bwatyoSheikh Kibaate bwe yabategeezezza. 
Maama Fiina ng’abala ssente z’amahale.
Obwedda Maama Fiina addamu mpola mu ddoboozi ery’ekigole nti, “kituufu nzikirizzaera ndi mwetegefu okufumbirwa Maj. Kiggundu era n’eddiini ngikyusizza.” Amangu agoabagole baabalombeddeedduwa era bwatyo Maj. Kiggundu n’afuuka omwami wa Maama Fiina omutongole.Omuko Kassimu Kizito ye yagabye Maama Fiina.  
Oluvannyuma Shiekh Mohammed Ssekikubo  omu ku baimaamu mu Muzikiti gw’eKibuli n’abasabira bafune emikisa mu bufumbo bwabwe. 
Omu ku balabirira Omuzikiti gw’e Kibuli Gotto Hussien Musisi yasomesezza aba- fumbo bano era n’akakasa ne Maama Fiina nti tatya Obusiraamu era singa Maj. Kiggundu agezaakookumubonyaabonya, agende ku Muzikiti amuloope. 
Yabaagalizza okuzaala abalongo era n’amukuutira nti wadde alina ssente, ateekwa okuwa bba ekitiibwa. 
Maama Fiina yasabye amahale ga 5,000,000/- kyokka nga Maj. Kiggundu alinako busatu mu mpeke. Shiekh Kibaate yabuuzizza Maama Fiina oba akkiriza okumuwaako obukadde obusatu n’asooka yeerema ng’agamba nti, Maj. Kiggundu alina okusooka okumuwa obukakafu nti ezisigaddeyo waakuzimuwa mu bbanga eggere. 
Maama Fiina ng’ateeka omukono ku bbaluwa y’obufumbo.
Bakkiriziganyizza nti, ssente ezisigaddeyo wakuzifuna mu myezi esatu.  
Oluvannyuma ssente baazimukwasizza, Sheikh Kibaate azibale oba ziweze. Kyokka ng’amaze okuzibala, Sheikh yamubuuzizza nti, “Ssente ziweze?” N’amuddamu nti, “ teziwera ssebo. N’amugamba ddamu obale bulungi era ku mulundi guno,n’akakasa nti ziweze , omukolo ne gugenda mu maaso. 
Abagole nga bafulumye mu Muzikiti.
Bwe baamaze okuwoowebwa ne beekubya ebifaananyi buli omu n’adda mu mmotoka ye n’abantu ne bagenda mu zimu ku wooteeri ez’omulembe mu Kampala gye bagenda okugabulira abagenyi baabwe era mu bbanga ttono, bagenda kukola omukolo ogunaamenyan’emiti mu Kampala.












Maama Fiina atabuse ne bba: Amulekedde amaka amakulu e Mityana
Kampala | Sep 24, 2014

Maama Fiina ne bba Haji Ssekidde nga bali mu mukwano.Bya JOSEPH MUTEBI
MAAMA Fiina atabuse ne bba n’ava mu maka gaabwe amakulu e Mityana n’adda e Bulenga mu Wakiso. Awadde ensonga ttaano ezibatabudde ezivuddeko obufumbo bwabwe okuyuuga.
Alumiriza bba Haji Ismail Ssekidde okuba n’ebbuba erisusse ng’amulondoola buli w’alaze nti n’atuuka n’okumulumba mu Ssabo ng’akola ku balwadde naddala abasajja.
Nti olumu agenda mu bivvulu by’omu mu Kampala nga bba amulese mu maka gaabwe amatongole agali e Bbuye mu Mityana, kyokka ekyewuunyisa amwekangira mu nsonda z’ebifo ebisanyukirwamu ng’alinga amuliimisa.
Slyvia Namutebi (Maama Fiina) agattako nti bba amulondoola n’atuuka n’okumulumba ku buli wooteeri gy’agenda okusisinkana abakungu ababeera bamuyise okubasisinkana mu ngeri ey’enjawulo, nti kyokka olumubuuza ekimukozesa bino, Haji nti addamu kimu: “Atabubira nsiko ye taliira!”
Ebbuba nti lizadde ebizibu ebirala bingi mu maka omuli okubulwa emirembe, ennyombo ezitaggwa ekikola obubi omwana waabwe ow’emyaka omukaaga gwe balina.
Maama Fiina agamba nti ekirala ekibatabudde ye Haji okwagala okuwa amateeka ku ssente z’ekikyala, n’atuuka n’okumulemesa okugabira ku bantu abalala ensimbi ng’agamba nti talina kumansamansa ssente z’amaka. Agamba nti kino takkaanya nakyo kubanga ye akimanyi nti buli lw’ogaba, n’emikisa gyeyongera.


Haji Ssekidde ng’aliko by’annyonnyola eggulo ku ofiisi za Bukedde.
Yagasseeko nti wadde mugagga naye kimuluma okuba nga talaba ku ssente ya musajja!
Maama Fiina yafumbiriganwa ne Haji Ssekidde mu 2004 era obufumbo baakabumalamu emyaka kkumi.
HAJI SSEKIDDE AYOGEDDE:
Haji Ssekidde eggulo yazze mu Bukedde oluvannyuma lw’okukitegeera nti mukaziwe ensonga aziwanvuyizza n’ategeeza nti obutakkaanya bwe balina bwa bulijjo obubeera mu maka gonna era akola ekisoboka okutereeza ensonga z’amakaage mu ngeri ey’ekisajjakikulu; kubanga balina abaana abakulu be bateekwa okukuliza awamu.
Yagasseeko nti mukazi we amwagala nnyo era ne gye buvuddeko baabadde ku bizinga by’e Ssese gye yamututte okuwummulamu.
Kyokka Maama Fiina yategeezezza nti Haji yamututte e Ssese ng’amugambye nti agenda kwetonda olw’obugulumbo mu maka obumaze ebbanga nti kyokka bwe yatuuseeyo n’agaana okwetonda ekyabatabudde, Maama Fiina n’asalawo okuva mu maka gaabwe amatongole ag’e Bbuye n’adda e Bulenga gy’asula kati.
Wabula Haji Ssekidde yagambye nti bakyayogeraganya n’agattako nti tamanyiiyo maka mu nsi gatabaamu kutabuka kyokka ng’abantu abakulu, batuula ku mmeeza ne boogera.
Maama Fiina ye yali akulira abasawo b’ekinnansi mu ggwanga kyokka nga kati yatandikawo ekibiina kya “Uganda N’eddagala N’obuwangwa Bwaffe”.

Amaka amakulu ag’e Mityana, Maama Fiina g’awadde Haji  Ssekidde.
Abanene abazze bafuna ebizibu mu bufumbo:
  • Omugagga Drake Lubega yatabuka ne mukazi we Benita Lubega.
  • Omugagga Agnes Babirye yatabuka ne bba William Mugerwa.
  • Eyali Minisita James Kakooza yatabuka ne mukyala we.
  • Omuyimbi Fred Sserugga eyatabuka ne mukazi we Catherine Kusaasira.
  • Dr. Specioza Wandira Kazibwe yatabuka ne bba Ying. Charles Kazibwe (omugenzi).




Viewing all articles
Browse latest Browse all 1800

Trending Articles



<script src="https://jsc.adskeeper.com/r/s/rssing.com.1596347.js" async> </script>